Home |  | Audio |  | Index |  | Verses

2 Bassekabaka 2 Kings

Chapter : 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25
1 Mu mwaka ogw'okubiti ogwa Yowsi mutabani wa Yowazzi kabaka wa Isiraeri Amaziya mutabani wa Yowsi kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.
2 Yali ykamaze emyaka mkumi abiri mu etno bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka amakumi abiri mu mwenda mu Yeruslemi: ne nnYma erinnya lye yali Yekoyadiini ow'e Yeruslemi.
3 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebirungi, naye nga tamwenkana Dawudi kitwe bye yakola nga byonna bwe byali Yowsi kitwe bye yakolanga.
4 Naye ebifo ebigulumivu tebyaggibwawo: abantu nga bakyawyo ssaddka era nga bootereza obubne ku bifo ebigulumivu.
5 Awo olwatuuka obwakabaka nga kye bujje bunywezebwe mu mukono gwe n'alyoka atta abaddu be abatta kabaka kitwe:
6 naye abna b'abassi teyabatta: ng'ebyo bwe biri ebyawandiikibwa mu kitabo eky'amateeka ga Musa, nga Mukama bwe yalagira ng'syogera nti Bakitbwe tebattibwanga ku lw'abna, so n'abna tebattibwanga ku lwa bakitbwe; naye buli muntu anfanga olw'okwonoona kwe ye.
7 Ku Edomu n'attirako kakumi mu Kiwonvu eky'Omunnyo, n'amenya Seera ng'alwana, n'akituuma erinnya lyakyo Yokuseeri ne leero.
8 Awo AmaziYa n'atuma ababaka eri Yekoysi mutabani wa Yekoyakzi mutabani wa Yeeku kabaka wa Isiraeri: ng'ayogera nti Jjangu tulabagane n'amso.
9 Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'atumira Amaziya kabaka wa Yuda ng'ayogera nti Omwennyango o8w'ali ku Lebanooni gwatumira omuvule ogwali ku Lebanooni nga gwogera nti Muwe muwala wo mutabani wange amufumbirwe: awo ensolo ey'omu nsiko eyali ku Lebanooni n'eyitawo n'erinnyirira omwennyango.
10 Mazima okubye Edomu, n'omutima gwo gukugulumizizza okyenyumiririzeemu obeere eka; kubanga lwaki okweyingiza mu bitali bibyo n'ofiirwa, n'ogwa ggwe ne Yuda wamu nwe?
11 Naye Amaziya n'atakkiriza kuwulira. Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'atabla; ye ne Amaziya kabaka wa Yuda ne balabaganira n'amso e Besusemesi ekya Yuda.
12 Naye Amaziya n'atakkiriza kuwulira. Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'atabla; ye ne Amaziya kabaka wa Yuda ne balabaganira n'amso e Besusemesi ekya Yuda.
12 Yuda n'agobebwa mu mso ga Isiraeri; ne baddukira buli muntu mu weema ye.
13 Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'awambira Amaziya kabaka wa Yuda mutabani wa Yekoysi mutabani wa Akaziya e Besusemesi, n'ajja e Yeruslemi n'amenyamenya bbugwe wa Yeruslemi, okuva ku mulyango gwa Efulayimu okutuuka ku mulyango ogw'oku nsonda, emikono ebikumi bina.
14 N'anyaga ezbu n'effeeza yonna n'ebintu byonna ebyalabika mu nnyumba ya Mukama ne mu by'obugagga eby'omu nnyumba ya kabaka, era n'ab'emisango, n'addayo e Samaliya.
15 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yekoysi bye yakola n'amnyi ge era bwe yalwana ne Amaziya kabaka wa Yuda tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
16 Yekoysi ne yeebakira wamu ne bajjajjbe, n'aziikirwa mu Samaliya wamu ne bakabaka ba Isiraeri; Yerobowmu mutabani we n'afuga mu kifo kye.
17 Awo Amaziya mutabani wa Yowsi kabaka wa Yuda n'amala emyaka kkumi n'etno Yekoysi mutabaru wa Yekoyakzi kabaka wa Isiraeri ng'amaze okufa.
18 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Amaziya tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya basse kabaka ba Yuda?
19 Ne bamwekobnira mu Yeruslemi; n'addukira e Lakisi: naye ne batuma Erakisi okumugoberera ne bamuttira eyo.
20 Ne bamuleetera ku mbalsi: n'aziikibwa mu Yeruslemi wamu ne bajjajjbe mu kibuga kya Dawudi.
21 Awo abantu bonna aba Yuda ne batwala Azaliya eyali ykamaze emyaka kkumi na mukga, ne bamufuula kabaka mu kifo kya kitwe Amaziya.
22 Ye yazimba Erasi n'akizza eri Yuda, kabaka ng'amaze okwebakira awamu ne bajjajjbe.
23 Mu mwaka ogw'ekkumi n'etno ogwa Amaziya mutabani wa Yowsi kabaka wa Yuda Yerobowmu mutabani wa Yowsi kabaka wa Isiraeri n'atanula okufuga mu Samaliya, n'afugira emyaka amakumi ana mu gumu.
24 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi: teyava mu bibi byonna ebya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri.
25 Yazzyo ensalo ya Isiraeri okuva awayiugirirwa e Kamasi okutuuka ku nnyanja eya Alaba, ng'ekigambo bwe kyali ekya Mukama Katonda wa Isiraeri kye yayogerera mu mukono gw'omuddu we Yona mutabani wa Amitayi nnabbi ow'e Gasukeferi.
26 Kubanga Mukama n'alaba okubonyabonyezebwa kwa Isiraeri, nga kuzibu nnyo: kubanga tewli eyasibibwa newakubadde atsibibwa, wadde omubeezi eri Isiraeri.
27 Mukama n'atayogera ng'alisangula erinnya lya Isiraeri okuva wansi w'eggulu: naye n'abalokolera mu mukono gwa Yerobowmu mutabani wa Yowsi.
28 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yerobowmu ne byonna bye yakola n'amnyi ge bwe yalwana ne bwe yakomezwo Isiraeri Ddamasiko ne Kamasi ebyabanga ebya Yuda, tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
29 Yerobowmu ne yeebakira wamu ne bajjajjbe, be bassekabaka ba Isiraeri; Zekkaliya mutabani we n'afuga mu kifo kye:

Top |  | Next Page  |  | Index |  | Home
Full online version here [with search engine, multilingual display and audio Bible]